• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ag'Ebweru

Bannayuganda abawangaalira ebunaayira basabiddwa okwettanira enteekateeka z’Obwakabaka ezikulaakulanya

Gambuuze by Gambuuze
May 22, 2023
in Ag'Ebweru, Agafa e Mengo
0 0
0
Bannayuganda abawangaalira ebunaayira basabiddwa okwettanira enteekateeka z’Obwakabaka ezikulaakulanya
0
SHARES
106
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Toronto – Canada

Minisita Omubeezi owa gavumenti ez’ebitundu mu Buganda, Owek. Joseph Kawuki awadde bannayuganda abawangaalira ebunaayira okwenyigira mu nteekateeka ezaateekebwawo Ssaabasajja Kabaka okulaakulanya abantu be.

Owek. Kawuki agamba kino kijja kubayamba okwezimba basobole okudda okwaboobwe nga balina webatandikira.

Okwogera bino minisita Kawuki asinzidde mu kibuga Toronto mu Canada gyali mukulambula abantu ba Kabaka abawangaalira mukitundu kino wamu n’okubazzaamu amaanyi era nokumanya embeera mwebawangaalira awamu nebyo ebibasomooza.

Bano abawadde amagezi ensimbi zabwe okuzissa mu nteekateeka y’okwefunira  amayumba ku nsimbi ensaamusaamu beewale okubbibwa abantu bebawereza ensimbi okubaako byebabakolera.

Minisita Kawuki  akubirizza abantu bano okussa ekitiibwa mu buwangwa n’ennono naddala ku mikolo egiriko obulombolombo ngokwabya ennyimbe awamu nokwanjula era beenyigira butereevu mu lutalo lw’okulwanirira Federo.

Ono yasoose kwetaba  mu misinde mu bunnabyalo nga bbo ku mulamwa gwokulwanyisa mukenenya, baagasseeko obulwadde bw’omutwe obutawaanya ennyo abantu ensangi zino.

Owek. Kawuki yawerekeddwako Ssenkulu w’ekitongole ki Kabaka Development Foundation,  Omuk. Edward Kaggwa Ndagala eyasabye abantu ba Kabaka okunyweza obumu basobole okulaakulana.

Bano balambuliriddwa ku nteekateeka y’emisinde gy’omwaka ogujja nga bwenatambula e Canada era nebamanyisibwa neku nteekateeka ya ‘The Royal Dinner’ egendereddwamu okusabira Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II awmu n’ Obuganda bwonna.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist