• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Bannabulemeezi basabiddwa okukuuma abayizi mu muggalo

Gambuuze by Gambuuze
September 30, 2021
in Agafa e Mengo
0 0
0
Bannabulemeezi basabiddwa okukuuma abayizi mu muggalo
0
SHARES
43
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Abazadde bakubiriziddwa okukuuma abaana mu kiseera kino ng’amasomero gakyali ku muggalo okulaba nga tebonooneka.

Bino byogeddwa Katikkiro w’ebyalo bya Kabaka, Omukungu Moses Luutu bw’abadde atikkula abantu ba Kabaka okuva e Kikamulo mu Bulemeezi, Amakula  mu Lubiri e Mmengo ku Lwokuna.

Bano abakulembeddwamu Omumyuka owookubiri owa Kangaawo,  Omwami Nkonge Ddamulira Aaron wamu n’Omwami w’eggombolola y’e Kikamulo omuggya, Lutalo Yiga Moses, bategeezzeza nti babadde balina okutuukiriza obuvunaanyizibwa buno.

Katikkiro w’ebyalo bya Kabaka, omukungu Moses Luutu era abeebaziza okumanya ennono yaabwe ate ne bafaayo okugituukiriza.

Omukungu era asinzidde wano n’akubiriza abazadde okufaayo ennyo okukuuma abaana baabwe naddala  mu kiseera kino nga  batudde waka nga tebasoma baleme kwonooneka.

 Omwami w’eggombolola y’e Kikamulo omuggya, Lutalo Yiga Moses aloopedde omukungu ebituukiddwako mu ggombolola ye wamu n’ebibasoomoozezza.

Omumyuka owookubiri owa Kangaawo, Omwami Nkonge Ddamulira Aaron wamu ne Ssentebe w’eggombolola y’e Kikamulo, Ssaalongo Ssenono Robert Bogere bategeezezza nti abantu ba Kabaka okubeera obumu y’engeri yokka ejja okuzza Buganda ku ntikko.

Enteekateeka y’okuleeta Amakula ebeerawo buli  Lwakuna era eggombolola ez’enjawulo okuva mu masaza ga Ssaabasajja bakiika n’ebintu ebyenjawulo okuli; ebisolo, emmere n’ebintu ebirala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist