• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Bakubaganyiza ebirowoozo ku mbalirira ya Buganda

Gambuuze by Gambuuze
April 26, 2022
in Amawulire
0 0
0
Bakubaganyiza ebirowoozo ku mbalirira ya Buganda
0
SHARES
49
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Akakiiko k’olukiiko lwa Buganda akavunanyizibwa ku by’ensimbi katandise okukubaganya ebirowoozo ku mbalirira y’omwaka 2022/23.

Embalirira eno esuubirwa okuba ey’obuwumbi 155 kyokka nga zisuubirwa okweyongerako yakukola ku bintu ebinaaba bigaanye mu mwaka gwebyensimbi 2021/22.

Bwabadde abuulira olukiiko ebituukiddwako nebyetaaga okukolako wamu nokulambika puloojekiti ez’enjawulo Obwakabaka zebutuuseeko, Omumyuka Owokubiri owa Katikkiro era Omuwanika wa Buganda, Owek. Robert Waggwa Nsibirwa ategezezza nti newankubadde nga basuubira obuwumbi 121 mu mwaka gwe by’ensimbi 2021/2022 gunaagenda okuggwako ng’obuwumbi 2 bweyongeddeko okuweza obuwumbi 123.

Owek. Nsibirwa  annyonnyodde nti akakiiko kano biki Obwakabaka bwebusimbyeko essira mu mbalirira yebyensimbi eyomwaka 2021/2022 wakati mu kukulaakulana okweyongedde mu mirimu gyobwakabaka.

Ono ategeezezza nti byonna bitambuliziddwa mu nsonga ssemasonga ettaano wakati mu kugoberera nnamutaayika eyabagibwa okutambulirako eyakamala emyaka 4 ngayatandika mu 2018.

Abatuula ku kakiiko kano nga bakuliddwa  Ssentebe waako, Prof. Umaru Kakumba n’Omumyuka we Kizito Mulwana basiimye Omuwanika olw’enteekateeka ennungi awamu n’emirimu egisobodde okukolebwa.

Owek. Waggwa yebazizza bannamikago abakwatidde obwakabaka abeyongedde naddala okuva ebweru wa Buganda.

Embalirira eno egenda kusobozesa okumaliriza ennyumba Muzibuazaalampanga, okugulira ab’okubizinga bye Sese eryato, okwongera okugumizza ebyenjigiriza ebyobulamu, okuddaabiriza olubiri lwa Mujaguzo, okumaliriza ebizimbe byobwakabaka omugenda okuva ensimbi okubuwanirira n’ebirala.

Akakiiko kakubiriziddwa Ssentebe waako Oweek Prof. Umar Kakembo era olutuula lwetabiddwamu Ssenkulu wa BICUL Omuk. Roland Ssebuufu, Ssenkulu wa Majestic Brands Omuk. Remmie Kisakye, Ssenkulu wa K2 telecom Omuk. Arthur Mawanda, Ssenkulu wa Namulondo Investments Omuk. Lilian Kaddu Bukirwa, Ssenkulu wa Weerinde Insurance Services Ltd Omuk. Jennifer Mirembe Ssensuwa.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist