• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Baabano abatujju abaatega bbomu e Komamboga

Gambuuze by Gambuuze
November 8, 2021
in Amawulire
0 0
0
Baabano abatujju abaatega bbomu e Komamboga
0
SHARES
21
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Poliisi mu ggwanga efulumizza ebifaananyi ebigambibwa okulaga enfaanana y’abatujju abaalumba ekifo ekisanyukirwamu e Komamboga ne batega bbomu eyatta omuntu omu n’erumya n’omulala.

Bw’abadde ayogerako ne bannamawulire mu Kampala, Omwogezi wa poliisi, Fred Enanga ategeezezza  nti oluvannyuma lw’okubuuza abantu abeerabira ku basajja bano abali abasatu nga bateekawo bbomu, basobodde okusiiga ebifaananyi okuyambako okuzuula abantu bano.

” Ebifaananyi bye tusiize tubiggye mu kubuuza abeerabirako era abakugu baffe ebifaananyi bino babikubye okusinziira ku baaliwo bye bannyonnyodde. Tekitegeeza nti bano be batujju bennyini naye beefaananyiriza bwebatyo. Tugenda kusigala tukwata abantu, tusunsulamu okutuuka lwe tunaafuna abatemu bennyini.” Enanga bw’annyonnyodde.

Okusinziira ku poliisi, bbomu zino ezaali ku kifo awasiikirwa embizzi zaalina akakwate n’abatujju ba ‘Allied Democratic Forces’ abaasimba amakanda mu Congo wabula nga balina be bakolagana nabo mu kibuga Kampala.

Kinajjukirwa nti mu mwaka 2017, poliisi eriko ebifaananyi bye yafulumya ku bantu abagambibwa okutemu AIGP Andrew Felix Kaweesi, ddereeva we awamu n’omukuumi we.

Bw’abuuziddwa oba abantu abeefaananyirizaako abaasiigibwa mu bifaananyi baamala ne babafuna, Enanga agambye nti tekyasoboka wabula n’ategeeza nti ebifaananyi ekika kino biyamba kinene.

Enanga asabye oyo yenna ayinza okumanya abantu bano oba abalina amawulire okubatuukirira ku nnamba 112/999 or 0800122291.

Afande Enanga agamba nti ebikwekweto bikyagenda mu maaso okuzuula abo bonna abalina akakwate ku batujju ba ADF era baliko n’abantu abawerako be bakutte okubaako bye bannyonnyola.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist