• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ambasada wa Hungary asisinkanye Minisita Nankindu

Gambuuze by Gambuuze
March 21, 2021
in Amawulire
0 0
0
Ambasada wa Hungary asisinkanye Minisita Nankindu
0
SHARES
23
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange -Mmengo

Ambasada w’eggwanga lya Hungary atuula mu kibuga Nairobi ekya Kenya, akiise Embuga mu kaweefube w’okunyweza n’okutumbula enkolagana wa Hungary n’Obwakabaka bwa Buganda.

Minisita Nankindu n’abakungu ba Hungary

Ensisinkano eno yabadde ku mbuga enkulu e Bulange- Mmengo mu Kampala.

Abakungu b’ekitebe kya Hungary baakulembeddwamu  Ambasada Zsolt Mészáros era ku lwa Buganda, Minisita  avunaanyizibwa ku woofiisi ya Nnaabagereka, Owek. Prosperous Nankindu ye yabanirizza.

Bano beevumbye akafubo akatakkiriziddwamu bannamawulire ne Minisita Nankindu wabula bwe kaawedde, Owek. Nankindu yayanjudde ebikulu bye baateesezzaako. Minisita Nankindu yannyonyodde nti bakkaanyizza okwongera okutumbula enkulaakulana mu bantu ba Kabaka.

“Bawa abaana omukisa gw’okusoma era bawa Uganda Sikaala 20 buli mwaka okugenda e Hungary okusoma naye ez’omwaka guno zaaweddewo naye omwaka ogujja atusabye twetabe mu kuvuganya tulabe oba tunaaweereza abaana okusoma.” Owek. Nankindu bwe yategeezezza.

Okusinziira ku Minisita Nankindu bano baasiimye Maama Nnaabagereka  olw’okulaba ng’anyweza empisa ez’obuntubulamu mu miti emito wamu n’okulwanirira embeera y’omwana omuwala.

Abakungu ba Hungary beeyamye okutumbula eby’obulamu ssaako n’okukwasizaako Obwakabaka mu by’emizannyo nga bayita mu kuleeta omuzannyo ogwa TEQBALL nga guno gugatta Tennis ow’okummeeza ssaako  omupiira gw’ebigere.

Bagasseeko nti lino lye limu ku makubo ge bakakasa agayinza okukozesebwa okutumbula emirembe mu bantu ba Kabaka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist