• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Amatikkira 2023 : Aba Plascon bawaddeyo langi okuyooyoota Twekobe

Gambuuze by Gambuuze
July 20, 2023
in Amawulire
0 0
0
Amatikkira 2023 : Aba Plascon bawaddeyo langi okuyooyoota Twekobe
0
SHARES
27
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Lubiri – Mmengo

Abakampuni enkozi ya Langi eya Plascon bawaddeyo langi ebalirirwamu obukadde n’obukadde okuyambako okuyooyoota Twekobe n’Olubiri lwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda II wakati ng’Obuganda bwetegekera okujjukira Amatikkira  omulundi ogwa 30.

Omukolo gw’okuwaayo langi eno guyindidde mu maaso ga Twekobe ng’ era ekwasiddwa  omukulu w’Olubiri, Omuk. Ssewava Robert kulw’ ebitongole okuli Majestic Brand ne Namulondo ku Lwokuna.

Abakungu ba kampuni ya Plascon,  Moses Kato ne Daniel Kayongo bagamba nti kibadde kibakakatako okuvaayo ku nsonga eno era omulimu guno baakugukolera mu nnaku 5 era bakufuba okulaba nti Twekobe ayongera okutuukana n’omutindo ogusanyusa Empologoma.

Bannyonnyodde nti mulimu gwa kitiibwa eri kampuni eno era nabo ng’abantu okulaba nti bebafunye omukisa okuyooyoota Twekobe ng’ Empologoma ejaguza emyaka 30 ng’eri ku Nnamulondo eramula Obuganda.

 Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka agomulundi ogwamakumi asatu gaakubaawo ku Mmande nga 31 ogwomusanvu 2023 era ngomutanda yasiimye getabweko abantu bonna nga gakuyindira mu Lubiri e Mmengo

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist