• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Amakula 2026: Twezze buggya tugende mu maaso

Gambuuze by Gambuuze
March 6, 2026
in Amawulire
0 0
0
Amakula 2026: Twezze buggya tugende mu maaso
0
SHARES
0
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Saava Kevins Kanyike

Mmengo-Kyaddondo

Enkola y’okuwaayo Amakula ey’omwaka 2026 etongozeddwa ku mukolo oguyindidde mu Lubiri e Mmengo nga Omulangira Felix Muteesa y’agitongozza. Mu kuggulawo eggombolola 3; Mutuba I Nangabo – Kyaddondo, Mutuba IV Kawuga ne Kasawo – Kyaggwe ze zisooseewo omwaka guno.

Omulangira Felix Muteesa bw’abadde atongoza wamu n’okutikkula amakula agaleetedwa asabye abantu bonna okwezza obuggya era okuggyawo enjawukana mu bbo ezitali zimu naddala mu mwaka omupya ogwa Amakula.

“Tuli mu kiseera eky’okwezza obuggya eky’ekisiibo, kale nno ennaku zaffe zino tuzikwate bulungi tusiibe, tusonyiwagane ate tweyongere okugenda mu maaso kuba mpuliddeko abaayawukana olw’ebyobufuzi naye kino kye kiseera tutereeze” Omulangira Muteesa.

Kyokka Omulangira Muteesa asabye Abaami ba Kabaka abakunganya amakula ga Beene okuva mu bazaana n’abawereza be, ate bafeeyo okubamanya mu nkola ya ssekinnoomu nga tebabagwako bugwi wamu n’okulaba nga babakubiriza okukola naddala mu kiseera kino eky’enkuba nga bafuba okulima ebirime ebyenjawulo.

Katikkiro w’ebyalo bya Kabaka Luutu Moses asabye Abaami ba Kabaka okwewala okutondawo enjawukana wakati waabwe n’abakulembeze mu gavumenti ya wakati wabula bakolerere enkulaakulana mu bantu be bakulembera.

Omumyuka wa Kaggo asooka Bakulumpagi Ronald asabye abakwatibwako ku nsonga y’Amakula mu masaza agenjawulo okutondawo ensawo ey’enjawulo eya Amakula ga Beene baleme kubanga abajjukira omujjukire kuba kibakakatako okulabirira Nyininsi.

Akulira okulabirira olubiri lw’e Mmengo Ssevawa Robert asinzidde mu kutikula amakula gano n’akubiriza abasomesa abatendeke bonna okulaba abavubuka nga omukisa, okusinga kw’abo ababalanga ebizibu nga bafuba okumanya ebibaluma ne byebagala basobole okubayamba okuvaamu abantu ab’omugaso abanaayamba Buganda ey’enkya.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist