• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

AKAMYUFU KA NRM : Eyeesimbye ku Minisita Bahati akalulu akavuddemu agamba yakabbye dda

Gambuuze by Gambuuze
September 3, 2020
in Amawulire
0 0
0
AKAMYUFU KA NRM : Eyeesimbye ku Minisita Bahati akalulu akavuddemu agamba yakabbye dda
0
SHARES
10
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Nicholas Tuesday Arineitwe

Bya Musasi Waffe

Kabale

Olutalo lw’okuwangula akamyufu ka  National Resistance Movement lutabuse oluvanyuma lw’omu ku babadde beesimbyewo okuvaamu nga alumiriza Minisita David Bahati okubba akalulu kano nga tekanakubwa.

Nicholas Tuesday Arineitwe nga abadde ayagala bbendera ya NRM eya Ndorwa East yavudde mu lwokaano nga alumirizza Bahati okukakwatamu nga tebanaba nakulonda.

Olwokaano luno lulimu; Simpson Mpiriirwe, Mark Raizo Mashemererwa ne Minisita David Bahati wabula Olwokusatu welwazibidde nga Arineitwe abivuddemu. Ono yawandikidde Omuwandiisi w’ekibiina ku disitulikiti e Kabale nategeeza nga bwatagenda kuvuganya mu kalulu kano akagenda okubaawo ku Lwokutaano.

Arinietwe  yasabye akakiiko k’ebyokulonda mu NRM kalemeddwa okunoonyereze ku bya Minisita Bahati okukyusa enkalala z’abalina okulonda era nga nabagenda okulondesa mu ggombolola ezisinga bamanyiddwa mu lwattu nti bawagizi ba Minisita Bahati.

Omuwandiisi w’ekibiina e Kabale Maurice Mugenga Keitaba yakakasizza nga bweyafunye ebbaluwa ya Arineitwe nga ekakasa nga bwavudde mu lwokaano.

Akulira eby’amawulire mu kibiina Edison Turyagabwa yawakkanyiza ebyogerwa Arineitwe nategeeza nti akakiiko k’ebyokulonda e Kabale keetengeredde era kajja kulaga obwenkanya.

Ono ye muntu ow’okubiri okuva mu lwokaano nga akamyufu ka NRM kasembedde nga eyasooka ye Dixon Kagurusi Ampumuza, eyabadde yeesimbyewo ku bubaka bwa palamenti e Kinkiizi West. Ono yalumiriza abamu ku b’ebyokwerinda okumutiisatiisa era nasalawo kaadi y’ekibiina agireke yeesimbewo ku lulwe nga omuntu.

Ampumuza yali avuganya n’omubaka  James Ruggimana Kaberuka, Julius Mbabazi, Gregory Mugabe, Vanansio Mujuni Monday ne Adon Kahinda.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist