• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ab’e Bungereza beesunga misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka, baguze emijoozi

Gambuuze by Gambuuze
March 21, 2024
in Amawulire
0 0
0
Ab’e Bungereza beesunga misinde gy’amazaalibwa ga Kabaka, baguze emijoozi
0
SHARES
32
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Abantu ba Kabaka abawangaalira e Bungereza beesunga misinde gy’Amazaalibwa  era bano baliko emijoozi gyebaguze Embuga okusobola okunyumirwa enteekateeka eno.

Bano obugenyi babukoze ku Lwakuna ku mbuga enkulu e Bulange e Mmengo nga gino gibakwasiddwa Minisita  wa Gavumenti ez’Ebitundu era avunaanyizibwa ku bantu ba Kabaka abawangaalira ebweru, Owek. Joseph Kawuki.

Owek. Kawuki akoowodde abantu ba Kabaka mu Masaza gonna wano mu Buganda n’ebweru okugula emijoozi nga bukyaali basobole okwetaba mu misinde n’okuwagira enteekateeka ya Kabaka ey’okulwanyisa obulwadde bwa Mukenenya.

Ye Omumyuka w’Omwami wa Kabaka mu Ssaza lya Bungereza ne Ireland Owek. Godfrey Ssekisonge

agamba nti nabo beeteeseteese okudduka nga 7/04/2024 era bajja kuddukira mu North London, bwatyo n’asaba abantu ba Ssaabasajja mu Ssaza gonna ebweru okugula emijoozi.

kinajjukirwa nti emisinde gino Beene yasiima giddukibwe wansi w’omulamwa gwa ‘Abaami tubeere basaale okulwanyisa Mukenenya tutaase abaana ab’obuwala.’

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist