• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abavuzi ba takisi bazinzeeko ekitebe kya KCCA

Gambuuze by Gambuuze
March 9, 2020
in Amawulire
0 0
0
Abavuzi ba takisi bazinzeeko ekitebe kya KCCA
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Abavuzi ba takisi ku KCCA

Bya URN

Abavuzi ba takisi abakolera mu ppaaka ya Usafi olwaleero zazinzeeko ekitebe kya KCCA mu Kampala okulaga obutali bumativu bwabwe olw’okubaawo bannabwe abakolera wabweru wa paaka.

Bano bavunaana abakulira ekitongole kya KCCA okulemererwa okussa munkola ekiragiro kyabwe ekigaana takisi zonna ezikolera ku luguudo lw’Entebe okubeera mu ppaaka.

KCCA mu Mukulukusabitongotungo w’omwaka oguwedde yayise ebiragiro ebipya ebijja takisi zonna eziri ku siteegi y’e Kajjansi, Zana, Namasuba, Kasenyi, Ndeeba, Sembuule, Kibuye Queens way ne Ndejje okuva mu ppaka enkadde okudda mu  Usafi park.  

Kyokka takisi ezimu zaasigala ku luguudo lwa Nasser, ku kibangirizi ky’eggali y’omukka, wamu ne mu paaka enkadde yennyini.

 Joseph Kato, omuvuzi wa takisi yagambye nti okugenda mu maaso n’okuzimuula ekiragiro kya KCCA nga takisi ezimu zisigala ku nguudo kireetera abasaabaza obutagenda mu Usafi, ekintu ekibafiiriza.

Twaha Wakirobo, naye omuvuzi wa takisi agamba olunaku agenda Entebbe emirundi ebiri gyokka kubanga waliyo takisi nnyingi mu ppaka.

 Ono agamba bw’osaako 6000 kaasasula buli lutikka, aba tasigazaawo yadde akasente k’okuwa nnanyini takisi.

Bano baagala KCCA ebiyingiremu egobe abo bonna abaasigala ku nguudo okugenda mu Usafi buli muntu asobole okukola.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist