• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abasirikale mukaaga bakwatiddwa lw’abutemu

Gambuuze by Gambuuze
April 28, 2020
in Amawulire
0 0
0
Abasirikale mukaaga bakwatiddwa lw’abutemu
0
SHARES
26
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Polly Namaye

Abasirikale mukaaga okuli aba poliisi wamu n’amajje bakwatiddwa e Lugazi mu disitulikiti y’e Buikwe ku bigambibwa nti baakubye omuntu nebamutta.

Polly Namaye, omumyuka w’omwogezi wa poliisi mu ggwanga, yategeezezza olukungaana lw’abannamawulire mu Kampala nti bano baasanze ekibinja ky’abantu nga banywa omwenge mubudde bwa kafiyu kyokka bonna ne badduka  okuleka Gift Rogers Ocheing.

“Ono baamukubye emiggo era ekyennaku teyasobodde kuwona. Mukaaga ku basirikale baffe twabakuttedda kyokka ng’omu yadduse. Tusaba abakulira UPDF okutuymbako okumukwata,” Namaye bweyagambye.

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni yalabula abasirikale okukomya okutulugunya abantu baabulijjo newankubadde nga balina emisango gyebakoze.

Museveni yagamba nti teri muntu  yenna alina lukusa okutulugunya Munnayuganda yenna.

“Lwaki mubakuba, bwaba akoze omusango gwonna mukwata omusibe,” Museveni bwe  yagamba.

Okuva lweyalangirira ebiragiro by’okusigala ewaka mu kaweefube w’okulwanyisa okusaasaana kw’ekirwadde kya coronavirus, abantu bangi beemulugunyizza olw’abasirikale okubatulugunya nga n’abamu balumirizibwa okuyingira mu mayumba g’abantu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist