• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abamakomera bagamba  abaatulugunyizibwa ku by’okulumba Gen. Katumba bajjanjabirwa Kitalya

Gambuuze by Gambuuze
July 12, 2021
in Amawulire
0 0
0
Abamakomera bagamba  abaatulugunyizibwa ku by’okulumba Gen. Katumba bajjanjabirwa Kitalya
0
SHARES
19
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Kampala

Ekitongole ky’amakomera mu ggwanga kitegeezezza ng’abamu ku bantu abagambibwa okutulugunyizibwa oluvannyuma lw’okukwatibwa nga balumbye Gen. Katumba Wamala bwe bali mu kujjanjabwa mu ddwaliro ly’ekkomera e Kitalya gye baasindikiddwa ku alimanda wiiki eyise.

Abamu ku bantu bano abawera bataano, ku Lwokuna bwe baali mu kkooti baalaga ebimu ku biwundu bye baafuna bye bagamba nti byabatuusibwako bakuumaddembe oluvannyuma lw’okukwatibwa mu bulumbanyi bw’amasasi ku Gen. Katumba Wamala obwaleka nga Brenda Nantongo ne Haruna Kayondo babufiiriddemu.

Bwe yabadde ayogerako eri bannamawulire ku Mmande, omwogezi w’ekitongole ky’amakomera, Frank Baine, yakakasizza nga bano bwe bali mu kujjanjabwa.

“Kkooti wiiki ewedde yabasindika e Kitalya  basobole okujjanjabwa era buli kimu ekisoboka kikolebwa okugoberera ekiragiro kino, era embeera yaabwe etereddemu era olugendo lw’obwenkanya lukyagenda mu maaso.” Baine bw’agambye.

Baine agamba nti wadde amateeka agabafuga tegabakkiriza kukkiriza basibe batulugunyizibwa naye agamba nti mu mbeera ya bano baali basobola okugikwasaganya.

Abakwate bano nga bayita mu munnamateeka waabwe Geoffrey Turyamusiima, Ssabbiiti ewedde baasaba kkooti ebayimbule basobole okujjanjabwa, ekintu omulamuzi kye yagaana.

Ku kino, Omulamuzi wa kkooti esookerwako e Nakawa, Dr. Douglas Singiza, bano yabagamba nti talina buyinza bubayimbula wabula n’abasindika ku alimanda e Kitalya era n’alagira abatwala ekkomera lino okubeekebejja era babajjanjabe awamu n’okukola alipoota gye bagenda okudda nayo mu kkooti.

Bano okuli;  Muhammad Kagugube, Siriman Kisambira, Abudallah-Aziz Ramadhan Dunku, Kamada Walusimbi ne Habib Ramadhan Marjan,  bavunaanibwa emisango omuli; obutujju, obutemu awamu n’okugezaako okutemula omuntu.

Abavunaanwa bano baakudda mu kkooti nga August 13, 2021 wabula ab’ebyokwerinda bakyali mu kattu oluvannyuma lw’okusongebwamu olunwe ku by’okutulugunya abantu bano, ekikontana n’amateeka.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist