• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abakyala ba NEED bagamba olunaku lw’ Abakyala olwa March 8, terulina makulu

Gambuuze by Gambuuze
March 6, 2023
in Amawulire
0 0
0
Abakyala ba NEED bagamba olunaku lw’ Abakyala olwa March 8, terulina makulu
0
SHARES
17
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ekibiina ky’ebyobufuzi ki National Economic Empowerment Dialogue (NEED) bagamba nti ebikujjuko by’okujaguza olunaku lw’Abakyala mu ggwanga tebikola makulu okuggyako okusaasaanyizaako ensimbi z’omuwi w’omusolo.

Bino babyogeredde mu lukung’aana lwa bannamawulire olutudde ku kitebe ky’ekibiina kino e Lubaga nebategeeza nti ensonga eziruma abakyala gavumenti eriko ezikutte bubi.

“Olunaku luno telurina makulu, abakyala batulonda nebatulonda ku mitendera gyawansi naye tetulina woofiisi mwetutuula okuggyako okwebudamya muza basentebe, Tetulina nsonga lwaki tutandika okukumba ku nguudo nga tufa era n’abaana baffe bafa nga bannyabwe bazaala,” Omu ku bakulira abakyala mu NEED, Mildred Nabatanzi bw’annyonnyodde.

Ono annyonnyodde nti abaana abawala bangi abalemererwa okusoma olw’okubulwa ebikozesebwa mu nsonga zabwe ez’ abakyala nebalemwa okutuukiriza ebirooto byabwe.

Nabatanzi agasseeko nti  abakyala abafiira mu ssanya olwebikozesebwa ebitono n’abasawo abatafaayo nsonga gavumenti zeyandinogedde eddagala nga tugenda okukuza olunaku lwabakyala.

Abakyala bano era baagala ekifo ky’obukulembeze bw’ eggwanga kituulemu omukyala oba olyawo yanawulira ensonga abakyala zebeemulugunyako kyokka tebabade nabigambo biwoomu eri abakyala abali mu bifo byobukulembeze ebyamanyi.  Mu kalulu ka 2021 abakyala ebitundu 51% bebaaketabamu.

Bino webijjidde nga  eggwanga lyetegekera okujaguza olunaku lw’abakyala mu nsi yonna olwa ‘International Women’s Day’ olukwatibwa buli 8 Ogw’okusatu buli mwaka.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist