• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abakulu mu poliisi bagenze ewa Bisoopu Kaggwa okumwetondera

Gambuuze by Gambuuze
October 20, 2020
in Amawulire
0 0
0
Abakulu mu poliisi bagenze ewa Bisoopu Kaggwa okumwetondera
0
SHARES
18
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Yusuf Muwuluzi

Masaka

Abanene mu poliisi beesitudde nebagenda ew’Omusumba w’essaza ly’e Masaka eyawummula, John Baptist Kaggwa, bamwetondere ku kikolwa kya basajja baayo okukuba ttiyaggaasi mu Mmisa wamu n’okulagira abaabadde bakung’aanye buli omu okulaba eryamuleese.

Afande Kasingye ne Ttiimu ye nga beetongera Omusumba Kaggwa

Ku bano kubaddeko akwanaganya poliisi n’ebyobufuzi, Asan Kasingye,  akulira eby’okuketta mu poliisi, Ddamulira Christopher SSerunjogi,  n’akulira eby’obutendekebwa Godfrey Ggoloba.

Abapoliisi bamusanze mu maka ge  ku ssaza e Kitovu era  ng’ensisinkano eno yeetabiddwamu n’Omusumba wa Masaka aliko mu kiseera kino, Omusumba Serverus Jjumba.

Kasingye asoose kwetonda ku ebyo ebyaliwo n’asaba abo bonna abategeka emikolo okusookanga okufuna olukkusa kubanga ekiseera kye tulimu kya Ssennyiga Corona.

“Nze nga munnaddini nabasonyiwa dda  kuba kiri mu nzikiriza yaffe okusonyiwa.” Omusumba Kaggwa bw’ategezezza nga yaakatandika okwogera.

Omusumba Kaggwa agambye nti abapoliisi tebaawa bantu bali Mugulu kwennyonnyolako  era ng’embeera y’obunkenke gyebaateekamu abantu yali teyeetaagisa era nga n’ebiragiro bya Ssennyiga Corona byali bikwatiddwa bulungi.

Era Omusumba abasabye ab’ebyokwerinda okukolayo ekiwandiiko ekyetondera eggwanga lyonna olwebyo bye bakoze, kisobole okuzza emitima gy’abantu.

Kasingye yeebazizza Omusumba Kaggwa olw’okubasonyiwa n’asuubizza nti bagenda kubagawo ekiwandiiko ekyetonda mu butongole eri bannansi era nga kino kkopi bajja kugiweerezaako akulira olukiiko lw’abasumba, Katikkiro wa Buganda wamu n’abeekika ky’Embogo.

Ye ate Omusumba w’e Masaka, Bishop Serverus Jjumba, alaze obwennyamivu ku bikolwa bya poliisi era n’abasaba okweddako.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist