• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abakulira emikutu gy’amawulire bagaaniddwa okukyaza abambadde obukoofiira

Gambuuze by Gambuuze
October 28, 2020
in Amawulire
0 0
0
Abakulira emikutu gy’amawulire bagaaniddwa okukyaza abambadde obukoofiira
0
SHARES
18
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Gavumenti eragidde emikutu gy’amawulire gyonna mu ggwanga okwewala okuteeka ku mpewo bannabyabufuzi abambadde obukoofiira obufaanana obw’amagye.

Obukoofiira buno okusinga bwambalwa ab’ekisinde kya People Power n’ekibiina kya National Unity Platform ekikulirwa Omubaka Robert Kyagulanyi (Bobi Wine).

Ekiragiro kino kyayisiddwa omwogezi wa gavumenti Ofwono Opondo mu nsisinkano gye yabaddemu n’ekibiina ekitaba emikutu gya ttivvi ne leediyo ekya National Association of Broadcasters (NAB) eggulo ku Lwokubiri, nga baasisinkanye ab’ekitongole ekikessi ekya CMI.

Ofwono yagambye nti obukoofiira bwonna obw’engeri eno bwawandiisibwa mu mateeka nga bulina kubeera bwa ggye lya UPDF era ng’omuntu yenna eyali takkiriziganya  na kino, yalina okugenda mu kkooti esalewo eggoye naye olwokuba tewali yagendayo, okubeera nabwo kibeera kimenya mateeka.

Ono yalabudde omukutu gwonna ogunaalemerako okukyaza bannabyabufuzi abalina obukoofiira buno nti bajja kuba bamenya mateeka.

Ssentebe wa NAB, Kin Kariisa, yasabye ab’ebyokwerinda okukomya ebikolwa eby’obukambwe ku bannamawulire n’abagenyi ababeera bakyadde ku mikutu gino, mu kaseera kano ng’eggwanga lyetegerekera akalulu ka 2021.

Kinajjukirwa nti, Ssaabawandiisi wa National Unity Platform (NUP), Lewis Lubongoya yakwatiddwa ng’ava ku ttivvi ya NBS gyebuvuddeko, n’aggulwako omusango gw’okwambala akakoofiira akafaanana ak’amagye.

Era nga waliwo n’abawagizi ba NUP abaakwatiddwa nebasindikibwa ku alimanda olw’okusangibwa n’obukoofiira buno.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist