• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Museveni akungubagidde Ssaabasumba Cyprian Kizito Lwanga

Gambuuze by Gambuuze
April 6, 2021
in Amawulire
0 0
0
Museveni akungubagidde Ssaabasumba Cyprian Kizito Lwanga
0
SHARES
45
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John
Kololo

Pulezidenti w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni akungubagidde Ssaabasumba Cyprian Kizito Lwanga eyafudde ku Lwomukaaga n’ategeeza nti ono afuba nnyo okukulaakulanya abantu. Museveni bino abyogeredde Kololo mu Kampala mu mmisa ekulembeddwamu Bisoopu Joseph Anthony Zziwa, eyategekeddwa gavumenti leero ku Lwokubiri okumusiimirako ebirungi by’alese akoze.
“Nasaba emmisa eno etegekebwe tukungubagiire muganda waffe ono olw’ensonga eziwerako, ekisookera ddala abadde Ssaabasumba era bano si bangi, bali 4 bokka era tutandikewo empisa y’okusiima bannaffe abaliko kye bakoze.” Pulezidenti Museveni bw’annyonnyodde.

Ono agambye nti Ssaabasumba Lwanga yali abawagira mu lutalo olw’ekiyeekera wadde teyakwata mmundu kulwana naye yalinga abasabira. Anokoddeyo abalala abaabayamba mu lutalo luno okuli; Kalidinaali Nsubuga, Omulangira Badru Kakungulu awamu n’abalala.
“Bwe twawangula olutalo Kalidinaali Nsubuga yampita ne musisinkana e Kyankwanzi era Bishop Lwanga yali awo nga Ffaaza omuto, bwentyo bwe nasooka okumusisinkana.” Pulezidenti Museveni bw’agambye.
Ono asiimye Ssaabasumba Lwanga olw’okutandika pulojekiti ya ‘Twekembe’ bwe yali mu busumba bwa Kasana Luweero, ng’eno yagitandisa musaala gwe era ng’eyambye okukyusa ebyenfuna n’okukulaakulanya abantu mu kitundu kino.

Museveni ategeezezza nti Ssaabasumba Lwanga yazibula abakulembeze b’eddiini abalala amaaso ne batandika okukola ennyo okukyusa obulamu bw’abagoberezi baabwe. Ono annyonnyodde nti abasawo ba Ssaabasumba balina okubaako bye bannyonnyola ku kyasse Ssaabasumba kuba ekibadde kimutawaanya kibadde kimanyiddwa era babadde basobola okukisalira amagezi n’okukiraba.
Museveni akuutidde Abakristu okwagalana bulijjo awatali kwesosola mu ddiini n’ajjuliza nti ne bw’aba alwana ye ng’omuntu alwana wakati mu mukwano. Museveni era asinzidde wano n’asaba abantu okusigala ku bwerinde kuba ekirwadde kya Ssennyiga Corona kikyaliyo mu bantu ate kyongera okubeera eky’obulabe.

Emmisa eno yeetabiddwako abantu ab’enjawulo okuva mu gavumenti wa wakati omuli; Katikkiro wa Uganda, Ruhakana Rugunda, Omumyuka wa Pulezidenti Edward Ssekandi , Sipiika Rebecca Alitwala Kadaga, Omumyuka wa Sipiika Jacob Oulanya , Minisita wa Kampala Betty Amongi n’abalala bangi.
Omubiri gwa Ssaabasumba Lwanga gugenda kutwalibwa e Kyabazadde gy’azaalwa okumukungubagira n’oluvannyuma gukomezebwewo ku Lutikko e Lubaga ate aziikibwe ku Lwokuna.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.