• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

32 basindikiddwa ku alimanda e Masaka lwa kwekalakaasa

Gambuuze by Gambuuze
November 23, 2020
in Amawulire
0 0
0
32 basindikiddwa ku alimanda e Masaka lwa kwekalakaasa
0
SHARES
20
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Kalisizo

Abantu 36 be basindikiddwa ku alimanda mu kkomera ly’essaza mu disitulikiti y’e Masaka olw’okwenyigira mu kwekalakaasa okwali mu kitundu kya Kyotera Ttawuni kkanso Ssabbiiti ewedde.

Omugatte gw’abantu 60 be baakwatibwa ku Lwokuna n’Olwokusatu okuva mu bitundu by’e Kyotera eby’enjawulo.

Bano baakwatibwa poliisi, amagye n’aba LDU  oluvannyuma lw’okukwatibwa kwa munnakibiina kya National Unity Platform (NUP) e Luuka bwe yali anoonya akalulu akanaamutuusa ku bwapulezidenti mu kalulu ka bonna aka 2021.

Abakwatte ng’okusinga bavubuka abali wansi w’emyaka 25, baasimbiddwa mu kkooti y’omulamuzi asookerwako e Kalisizo, Joy Namboozo n’abasindika ku alimanda.

Bano emisango bagyegaanye era n’okusaba kwabwe okuyimbulwa ku kakalu ka kkooti, nakwo omulamuzi n’akugaana olw’abajulizi abaaleeteddwa obutaba na bisaanyizo.

Omwogezi wa poliisi mu ttundutundu ly’e Masaka, Muhammad Nsubuga, yagambye nti  bakyaliko abantu abalala abeetaba mu kwekalakaasa kuno be banoonya.

Omubaka wa Pulezidenti mu kitundu kino,  David Matovu, yannyonnyodde nti bo ng’abakulira eby’okwerinda mu disitulikiti ezikola ekitundu kya Masaka,  bali bulindaala okwambalagana n’omuntu yenna ayagala okutabangula emirembe gya bannamasaka.

Matovu yagasseeko nti baliko abantu be banoonya nga be bagambibwa okukulemberamu okwekalakaasa kuno n’ategeeza nti wadde embeera yazze mu nteeko, baakukozesa abakessi baabwe okulaba ng’abaakuliddemu obwegugungo buno bavunaanibwa.

Bya URN

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist